Omuwabuzi Ku By'amateeka Y'ajulidde

0
890

Akakiiko akanoonyereza ku mivuyo egyetobeka mu ttaka akakulirwa omulamuzi Catherine Bamugemereire kaagala omutaputa wa mateeka ga Uganda akasisinkane okwongera okutangaaza ku kibba ttaka wano mu Uganda naddala erya gavumenti.
Akakiiko kano kakizudde nti gavumenti ewabiddwa nnyo emisingo egyekuusa kuttaka ate nga egyusnga bagyiwangula