Abalamuzi Bakaaye Luno

0
974

Oluvannyuma lw’abalamuzi okussa wansi ebikola, abantu bangi ababadde bageenze okuwulira n’okufuna ensala y’emisango gyaabwe mu district ez’enjawulo bakonkomalidde ku kkooti nga tebamanyi kiddako.
Abantu bangi nga kuliko ne bannamateeka basobeddwa bwebatuuse ku kkooti nebabategeeza ng’abalamuzi bwebataliiwo.