Akalulu Katabuse e Iganga

0
936

OLUVANYUMA okulwanagana okwamanyi okwabadewo eggulo wakati wabawagizi bamunakibiina kya NRM naba FDC okwalese abamu nga batonya musaayi aba NRM bavuddeyo okutangaaza kubyabaddeyo saako nokuwanjagira bana Iganga okwewala ebikolwa ebyobukambwe nga bawenja akalulu k’omubaka omukyala.