Ssabasumba Avudeyo Kubusosoze

0
1006

Ssabasumba ow’essaza ekulu erya Kampala Cypirian Kizito Lwanga akalatidde abakulembeze ku mitendera gyonna okutumbula okwagalana ate bakyaawe nnyo enjawukana mu mawanga n’eddini nga kino kijja kuyambako okutumbula enkulakulana.