Ekyapa Ddala Kiri Mu Ngalo?

0
981

Ekitongole kya kabaka eky’ettaka, ki Buganda land board kitandise okugabira ebyapa abatuuze abali ku ttaka lya kabaka mu bitundu bya Buganda eby’enjawulo. Minister wa kabaka omuwanika, oweek Wagwa Nsibirwa yaakoze omukolo guno yaagabye ebyapa ebisoose ku Bulage e Mengo.