Aba DP Bavudde Luzira

0
895

Olwaleero banna dp abaasibiddwa olunaku olw’eggulo poliisi bweyabakutte okuva mu kibuga kampala, bwebaabadde bagezaako okukungaana ku kibangirizi kya ssemateeka, bayimbuddwa.
Bano bayimbuddwa ku kakalu ka kkooti kyokka olufulumye ekkomera nebawaga nti byonna ebibatuukako tebigenda kubajja ku mulamwa.