Abaazanyira Uganda Bali Bubi

0
654

Abasambi b’omupiira mu Uganda batijjisibwa nga bakyasamba kyoka bwebaguwumula ensi neeberabira.
E walukuba ekisangibwa e Jinja gy’osanja Patrick Lwanga ne Mathew Lucha abaasambira tiimu y’eggwanga the cranes ne Nile mugyensanvu n’ekinana. Bano baalumbilwa ebirwadde nga n’ensimbi tebalina era bali eyo tebaliiko ayamba.