Ababaka Abamu Tebali Mu Kyapa

0
1068

Omubaka wa Palamenti owa Munisipaali ye Mukono ela nga ye Minisita owe kisikirize owebitundu bya gavumenti Betty Nambooze avuddeyo nategeza nga bwewaliwo ababaka abaali mu palamenti yegwanga nga tebatekebwa mu kyapa kya gavumenti.
Omubaka Betty Nambooze ategezeza nti waliwo district emu eye Kibale nga elina ababaka ba bakyala babiri abajjikirira mu palamenti ate nga bona abakuba ebilayiiro.