Ababaka Baagala Paalimenti Ettule

0
495

Ababaka ba palamenti okuva mu district ye mubende bamaliliza edimo elyokunonya emikono ejjetagisa okuyita palamenti yegwanga okuva muluwumula okutesa kukugobaganya abantu emitwalo omusanvu abagobanyizibwa okuva mu birombe bya zaabu. Ababaka ba palamenti baano nga bakulembeddwamu omubaka wa Bukuya Dr. Michael Bukenya bagambye nti bagala gavumenti eveyo enyonyole lwaki yakozesa ekifuba okugabaganya abantu nga ekozesa amajje ate nga tebawadde nsalesale okuva mukitundu waamu nentekateka jjelina eli abantu baano abatalina webasula.