Abantu Banyiikiridde Kookolo

0
659

Enkumi n’enkumi zabanayuganda bakulumuuse okuva mu bitundu ebitali bimu okwetaba mu misinde egyokusindikiriza nabe wa kookolo.
Ekigendererwa kubadde kunsonga nsimbi ezokuzimba ekifo webagenda okutuuza ekyuma ekijanjaba abalwadde ba Kookolo wali ku ddwaliro e Nsambya, era ensimbi ezisoba mu kawumbi zezikunganyiziddwa.