Abasawo Ba Kansa Tebafunika

0
934

Uganda ekyalina obuzibu mu kujjanjaba obulwadde bwa kkookolo newankubadde nga enteekateeka nnyngi zikoleddwa.
Eddwaliro lya Kkookolo e Mulago lirina abasawo 28 abakugu mu bitundu by’omubiri munda ebikwatibwa enyo kookolo, nga guno omuwendo mutono ku balwadde addukirayo bataasibwe.