Abaseegu Obwammwe Bukomye

0
389

Gavumenti ettade ensimbi za uganda obuwumbi bubiiri mu kakiiko akatondeddwawo okulwanyisa obuseegu mu ggwanga nga katuumidwa Pornography Control Committee (PCC).
Gavumenti era ekyanoonya obuwumbi 42 ez’okugula ekyuma ekinaakebera obuseegu ku masimu.
Bino minister w’ebyempisa abyogedde bw’abadde asisinkanye bannamawulire mu Kampala.