Abaserikale Ba UPDF Abaafudde E Somalia Babazzizza

0
1028

Emirambo gy’abaserikale ba UPDF abattibwa e Somalia ku ssande mu bulumbaganyi al-shabaab bweyakola gireeteddwa ku butaka nga olutuusiddwa mu Uganda gitwaliddwa mu ddwaliro lyamagye e Bombo gikeberebwe.
Omumyuka wa Ssaabaduumizi wa UPDF Lt Gen Wilson Mbadi yabaddewo era yaakwasiddwa emirambo gino.