Abatuuze Bacoomedde Abazirwanako

0
1000

Abatuuze mu kizinga ky’e Bunjakko mu district y’e Mpigi bekyaye nebatababukira abAazirwanako abakkakkanye ku nnimiro zaabwe nebazisaanyawo bbo basobole okusimbamu ebirime byabwe.
Abatuuze bano bali ku ttaka ly’omulangira David Namugala Mawanda abagambibwa okuba nti yabagobako ng’agaamba nti baalisengako mu bukyamu.