Abavubi Bagobeddwa Ku Mwalo

0
952

Abavubi ku mwalo gw’e Kaamaliba mu district y’e Mpigi bali ku bunkenke olw’abagagga okuba sabbiiti zziri zokka okwakuka omwalo ogwo, bbo basimeko omusenyu.
Abavubi bano abasoba mu 300 baali baawummuza ogw’obuvubi Gavt n’ebawa ensimbi bagire nga balunda, ebisolo n’enkoko ebyennyanja bisobole okukula mu nnyanja.