Abawala Abasiga Langi

0
1078

Omulimu gwomutwe ddala buggagga bwenyini,kino kilabikidde kubaana bawala ,abatalonzalonza kunonya mirimu ,wabula nebenyigira mukusiiga langi ebizimbe nga kati ensimbi benogera.
Ekyewunyisa abaana bano tewali awezaa myaka 28,naye bamalirivu era bakira abasajja mukusiiga langi ekintu kyebatejjusa.