Abazannyi Baffe Bakonkomadde

0
842

Abazanyi b’egwanga abebikonde bakonkomalidde Mu ggwanga lya Germany oluvanyuma lwokulemelelwa ebisale bya Woteri. Okusinzira ku mwogezi wa Timu Fred Kavuma ekibina ekifuga emizanyo mugwanga kikyebulankanya okusasula ensimbi 3800 eza Uganda obukadde obusuuka 16.