Ab'e Masaka Bafunye Edduuka Ly'engoye

0
898

Bannamasaka bandiwona ku kwambala emivumba oluvannyuma lwa bamusigansimbi okuva mu nsi South Africa okuggulawo edduuka gaggadde mu kitundu kino nekigendererwa kyokugoba emivumba gino.
Edduuka lino eryomulembe lyakwanguyiza bannamasaka okwambala ku ngoye empya ate ku ssente entono ddala.