Ab'e Nguumi Basitudde Leero Okugenda ku Mpaka e Germany

0
529

Oluvannyuma lwokuwangula eza ssemazinga Africa ezaayindira mu Congo Brazaville,Tiimu y’eggwanga ey’ebikonde olwaleero lw’esitudde okwolekera Bugirimaani okwetaba mu mpaka z’ensiyonnaeza world boxing championships.Abazannyiba Uganda bagenze bawera nga bwebagenda okudda n’emudali.