Ab'e UPE E Mukono Basoma Wabi

0
1017

Embeera ya masomero gavumenti agasinga naddala agali mu byaalo gali mumbeera mbi ddala nga bingi ku byetagissa okuviira ddala ku basomesa wamu nebizimbe byona bya kutetenkanya.
Namulaba C/U Primary erisangibwa mu gombolola ye Nagojje mu disitulikiti ye Mukono somero lya gavumenti wabula lirina ebizimbe 2 byoka nga biriko ebibiina 4 nga mubino abayizzi abakunukiriza mu 200 mwe batuzibwa bona nebasoma nga toyawudde bibiina byebalimu.

TagsUPE