Akatale K'e Natete Kalese Akavuyo

0
435

Abantu abawerako bebalumiziddwa abamu ne baddusibwa mu malwaliro nga bali mu mbeera mbi wakati mu lutalo lwa poliisi n’abasuubuzi b’omu katale k’e Nateete abakedde okwekalakaasa.
Entabwe evudde ku KCCA kukwasa katale kano kampuni ya RR investments Ltd abasuubuzi gyebagaanye okukolagana nayo.