Akawuka Akalya Kasooli Kabasattiza

0
354

Abakugu mu kunonyereza ku byobulimi nga begatira mu mukago ogwa gender responsive researchers equipped for agricultural transformation ngabali wamu netendekero lyebyobulimi nobutonde emakerere batandise okutalaga ebyalo nekigendererwa ekyokumanya ebizibu abalimi naddala abakasoli byebayitamu.
Eddimu lino bano balitandikidde mu Gombolola ye Busukuma mu disitulikiti ye Wakiso.