Amataba Geekoze Ekigenyi mu Alegu

0
480

Abatuuze b’e Elegu ku nsalo ya Uganda ne South Sudan bakyasobeddwa olw’amataba agataabalekedde kantu.
Bangi bakyabundabunda, abamu basula kunguudo nga bwebalinda amazzi gakalire badde gyebava. Embeera eno ekosezza ne poliisi y’omu kitundu kino etasigazza kiwandiiko