Badereva Ba Takisi Baganye Omusolo

0
466

Abasaabaze abava n’okugenda mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo okusingira ddala wano mu kampala bakonkobalidde mu ppaaka ezenjawulo abavuzi ba taxi bwebeediimye nga bawakanya emisolo egibabinikibwa.