Bamuzibe e Mayuge Basaba Buyambi

0
408

Bamuzibe e Mayuge balangidde government olwokubasulirira nga bwekigenze okwegattamu banabwe abataliiko bulemu ababasosola nokubakijanya negujabagira anti bano bababbako ebyaabwe okuli emmere nebirala ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo.