Bannaddiini Batudde Kyebalowooza

0
804

Akakiiko akataba enzirikiriza ka Inter religious council kalabudde bwekageenda okulemesa ebbago ly’enongoseresa mu nteeka ly’ettaka eliwa gavumenti obuyinza okwezza ettaka ly’abantu awatali kusooka kubaliyirila
Abakulu bagambye nti ku nsonga eno, enjiri gyebageenda okubuulira ya bugyeemu eri abantu bonna mu gwanga balisimbire ekkuuli
Mu kiwandiiko ekisiddwako sentebe waabwe Sheik Shaban Mubaje, omukono bannadiini bagambye nti buvunanyizibwa bwaabwe okulwanirila omuntu wa wansi.