Besigye Azze Nenkuba Empya

0
1150

Eyali ssenkaggale wa FDC Dr. Kizza Besigye ategeezezza nga bweebatagenda kuganya gavumenti okutwala ettaka lyabantu ngekola ennoongoosereza mu tteeka ly’ettaka naddala akawaayiro ka 26 akakkiriza okutwala ettaka lyabantu ku buwaze
Besigye agamba ekizibu ekiri mu ggwanga kati kyekyokuba nti obuyinza mu ggwanga buli mu mikono gyamuntu omu ekireese omululu.