Dr. Frank Habineza Yeesunga Buwanguzi

0
482

Eyeesimbewo ku bukulembeze bwa Rwanda okuva mu kibiina ki The Democratic Green Party of Rwanda, Dr Frank Habineza, agamba nti ye n’abamuwagira baamaze dda okusiibula Kagame kuba mu kalulu akagenda okukubwa, obuwagizi y’abusinga.
Habineza naye yeevuma abali mu gavumenti abaasooka okumulemesa okusaba obulu, era kaabula kata yekyange asuulewo kampeyini. Habineza ayogeddeko n’omusasi waffe Ernest Wisdom Kiyonga mu mbozi ey’akafubo