E Kawempe Lwaki Wa Mbogo

0
1215

Abangereza bwebayagala okugaziya ekifo ky’e Kampala kifuuke ekibuga, batuukirira Mbogo abawe akasozi k’e Nakasero nga bamuwanyisizaamu ekifo ekirala.
Era oluvannyuma Mbogo yakkiriza okuva mu Lubiri lwe olwaali e Nakasero.
Olwaleero, Bushrah Namirimu atunyumiza emboozi ekwata ku kabuga k’e Kawempe n’akakwate kekalina ku Mulangira Nuhu Mbogo Kyabazinga.