Ebivudde mu Lukiiko lwa Buganda ku Ttaka

0
939

Obwakaba bwa Buganda bwogera kaati nti enteekateeka z’okutiginya ssemateeka okuwa Gavt obuyinza okwezza ettaka lyonna lyeba eyagadde tekiyinza kuvaamu kiramu kyonna.
Mu lukiiko olutudde okukubaganya ebirowoozo ku kwogera kwa Kabaka katikkiro ategeezezza abakiise nti abantu bangi bazze beegeza mu ttaka ly’enkuluze naye tebagenda kufuna mwagaanya.