Eddwaliro Ly'e Nakawuka Likola?

0
623

Ab’ebyobulamu mu district y’e Wakiso bawuubyeko olubu lw’ekigere mu ddwaliro ly’e Mpumudde Health center III e Nakawuka, president Museveni gyeyagoba abasawo mu lujjudde omwaka oguwedde.
Wabula byebasanzeeyo bibadde byennyamiza ne bawasaba Gavument eddaabirize eddwaliro lino ate eririnnyise ne ku daala olw’omuwendo gwabalwadde ogweyongera buli lukya.