Ekibuga Kyaffe Ffena – Lukwago

0
589

Loodi Mayor wa Kampala Erias Lukwago awabudde bakulembeze banne mu bibuga okusingira ddala Kampala nti eryanyi erisukkiridde ku bantu abakola obulimu obutonotono mu bibuga lyandibaleetera ebizibu.
Loodi Mayor okwogera ati abadde asisinkanye abavubuka abaagala okutandikawo rotary club y’ekibuga Kampala(Proposed Rotary Club of Kampala City) era nga mu nsisinkano eno mwasinzidde okutegeeza nga amateeka amakakali agaliwo bwegetaga okwongera okwetegereza.