Ekyuuma Kya Kookolo Kiikino

0
469

Ekyuma ekikalirira kookolo ekipya kigenda kuleetawo enkyukakyuka mu nzijanjaba ya kookolo mu Uganda olw’enkola yaakyo eyenjawulo ennyo okwawukanako neekyo ekibaddewo.
Ekyuma kino ekyakoleddwa mu nsi eya Czech Republic kyekimu kwebyo ebyomulembe ebiri wano mu mawanga ga East Africa nga kisuubirwa okutandika okukola omwezi ogujja.