Emmaali Etokomose e Bwaise

0
700

Emotoka ezibalirirwamu obukadde n’obukadde bw’ensimbi za Uganda saako sipeeya byebitokomokedde mu nabbambula w’omuliro akutte Garagi y’emotoka eyitibwa sekimulu ngeno esangibwa kuluguudo oluyitibwa Alice mu zooni ya Kisenyi. Ekyavuddeko omuliro guno kikyali matankane anti buli omu ayogera kikye.