Enzikiza Ng'eri Mu Kibuga

0
889

Gyebuvuddeko ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala ki KCCA kyatandika kaweefube w’okussa amataala ku mabbali g’enguudo z’ekibuga eziwera era nga gano gakyuusizza endabika y’ebitundu mwegali.
Ssi ndabika yokka, wabula kino kirowoozebwa nti kikendeezezza ne ku bumenyi bw’amateeka obwaali bwalinnya enkandaggo mu bitundu ebyo.
Bushrah Namirimu awayizzamu kko n’abakungu okuli ow’ekitongole kya KCCA n’omwogezi wa poliisi ya Kampala n’emiriraano era bino byakuleetedde.