Ettaka Lifusse Ettaka

0
1186

Abantu basatu beebapokya n’ebiwundu oluvannyuma lw’okusanjagwa ebiso nga balwanira ettaka e Butoloogo mu district y’e Mubende.
Ettaka lino eirwerako mailo ssatu n’ekitundu nga lituddeko ebyalo Musanvu, limaze ebbanga nga likaayanirwa abatuuze n’omukyala ategeerekese nga Milly Naava Namutebi.