Eyakuba Emmotoka Ya Besigye Poliisi Emugalidde

0
897

Omupoliisi Bwana Gilbert Arinaitwe eyagyayo nagomubuto okukwata Dr Kiiza BESigye mu 2011 wabula nga kati musumba wa kkanisa emu poliisi emuguddeko emisango gyokukwata omuwala nga wowulira bino ali mabega wa mitayimbwa.
Arinaitwe kigambibwa nti gweyakwata yali muyizi nga mukazi wattu abadde yamutuukirira kumuyamba kuggusa musango gwe
Okusinzira ku police yakwatidwa olunaku lyeggulo.