Eyasitula Amawolu Afunye Ettutumu

0
781

Ng’Abaganda bwebaagera nti essanyu lya malembo ge maziga g’ente, embeera yonna oluba okugwawo, tewabulawo agifunamu n’oyo afirwa.
Naye n’okulonda kwa baliraanwa ab’e Kenya okwakaggwa kwalese omwami omu asekera mu kikonde lwa mpengere, abaana ab’amasomero zebaakazaako ely’amaweke zeyeemeketangako nga asimbye olunyiriri asobole okulonda omukulembeze we gwayagala.