"Kaguta Kiki Ekigaanye?"

0
891

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni leero akedde mu kwegayirira Biikira Maria, gy’asinzidde n’ategeeza bakkiriza banne nti alina ebitannaggwa era ebyetaaga essaala.
Museveni okubotola ekyama abadde Kiwamirembe mu kifo ekisabirwamu, ewadde okusaba kw’okujjukira Bikira Maria lweyalinnya mu ggulu.
Omukulembeze era yeetondedde abagoberezi ba Kristu olw’amagye ga Iddi Amin agaakozesa ekerezia ng’enkambi y’amagye.