KITALO! Loole Esse Abayizi E Seeta

0
643

Abaana 2 abooluganda bafiiridewo mbulagga enkya ya leero lukululana eyetegudde neva mu kifo mwebadde esimbiddwa nga omugoba wayo aliko byabadde aterezza, bwebatomedde n’ebanyogootola, ku mulyango gw’essomero lyabwe wali e sseeta.
Abaana bano omu abadde wa myaka 3 babadde wamu noomukozi waawaka nga bawerekedde omwana omulala ku ssomero nga wano mmotoka webasaabalidde nebaffa mu ntisa, ate ye omukozi nasimatuka, wabula nga asigadde azirise.