Muhoozi Adukiridde Abaana Abagenda e Zimbabwe Okuzannya "Chess"

0
528

Omuwabuzi wa Pulezidenti ku bikwekweto eby’enjawulo Muhoozi Kayinerugaba aduukiridde abaana abasattu abagenda okukiikirira Uganda mu mpaka za Chess eza Africa ezinaabera e Zimbabwe omwezi guno ne ddoola za America 3700 mu mpeke.
Zino omwogezi wa office Ya Muhoozi Chris Magezi yazibakwasiza ku soomero lya Bridge e Nsumbi.