Munnamagye Yeekokkola UPDF

0
1052

Waliwo omujaasi w’egye lya Uganda eyawumula asazeewo okwekubiira enduulu mu kooti ng’ayagala aliyirirwe obukadde kikumi, olw’ebisago byeyafuna abajambula ba LRA bwebabazindukiriza mu mambuuka ga Uganda.
Private Jimmy Akasa agamba nti mukadde kano takyasobola yadde okulabirira abomumaka ge kuba yafuuka wa ttulu anti yasigaza eriiso limu naye abakulu mu magye bakanya mutambuuza nga tayambibwa.

TagsUPDF