Obubenje Bukenddede Nyo – Poliisi

0
994

Kati omwaka guweze mulamba bukya police etongoza kikwekweto kyeyatuuma Fika Salaam, ekikwekweto kino bwekyali kyakajja buli omu yalina esuubi nti obubenje bugenda kufuuka lufumo kunguudo za Uganda naye guno sibweguli, wabula wadde obubenje webuli naye bwakenderera ddala nga police egamba ebiseera biri yafunanga obubenja obuli eyo mu kkumi olunaku okwetoloola eggwanga wabula nga kati efunayo kamu bubiri.