Obutale Bwabatembeeyi Bujja

0
1156

Ekitongole kya Kampala Capital City Authority kiri munteekateeka zakulaba nga abantu bonna abakola emirimu gya Leja lejja mu Kampala naddala egyobutembeeyi bategekebwa mu bifo webasanidde okukolera.
Minister omubeezi owa Kampala Benny Namugwanya agamba bakola kyonna ekisoboka okulaba nga abasuubuzi batandika okolera mu butale bave kunguudo.