Ogwokufa Kw'omutembeeyi Lukwago Abikirizza

0
927

Omuloodi meeya wa Kampala Erias Lukwago yeetondedde bannayuganda olwokufa kwomukazi eyabadde agobebwa abakwasisa amateeka mu KCCA ekyamuviriddeko okugwa mu mwala n’afa,wabula ayagala buli eyenyigidde mu kino yettike omusalaaba gwe.
Yo poliisi egamba emaze okuggalira bana ku bakwasisa b’amateeka ng’okunoonyereza bwekugenda mu maaso.