Okusonda Sente za Waadi ya Kokoolo Zitandise, KCCA Mukawefube

0
687

Kcca erangiridde enteekateeka z’okuzimba waadi eyenjawulo okujjanjaba kookolo wonna mu malwaliro gaayo mu kibuga okusobola okukendeeza ku bylwadde buno obutandise okweyongera mu kibuga.
Mu nteekateeka eno KCCA etegeseewo n’embiro mwesondedde ssente ezokutandika ku waadi eno mu limu ku malwaliro lyeneerondobayo omulimu gutandike.