Okuvuganya Mu Kalulu Ka FDC

0
910

Akakiko k’ ebyokulonda ake kibiina kya Forum for Democratic Change olwalero kakomekereza okuwandisa abesimbyeewo kukiffo kya pulezidenti we kibbina nga webuzibiide nag abantu 5 bakakasidwa.
Olunaku olwaleero abantu babiri bebewandisiza okubadde Munamateeka Patrick Oboi Amuriat ne Mubarak Munyagwa.