Omuvubi Attiddwa Mubukambwe

0
914

Entiisa ebutukidde abavubi ku mwalo gwe Lubembe ku kizinga eky’e Bunjakko munnabwe angambibwa okubuzibwawo abasirikale ba UPDF abakuuma ennyanja Nalubaale bwebamuzudde nga yattibwa n’asulibwa mu nnyanja.
Poliisi etandikiddewo okunoonya eyatta omuvubi ono ategeerekese nga ye Kafeero John.