Omuwala Omulala Attiddwa

0
925

N’olwaleero mu Town Council y’e Katabi omuwala omulala asangiddwa nga attiiddwa mu bukambwe era nga naye basoose ku mukozesa oluvanyuma nebamufumita ekiti.
Ettemu lino lyongedde okweraliikiriza abatuuze beeno era kati bayingira na nkoko.