Owa Kokoolo Asaba Buyambi

0
697

Kokoolo mu Uganda afukidde ddala namutta waliwo nabamu olumanyi nti ekimbe kino kimaze okubakwata nga balaama anti nokujanjaba obulwadde buno kyetagiisa buwanana abamu kyebava bagwaamu esuubi amangu ennyo.
Kokolo tataliza myaka anti nabato abatigomya, Nanyonjo Shakira akyaali muwala muto naye Kokolo anatera omulesa emmere yensi eno ewooma okuzaama era Nyina Wonale Mariam abeera e Mbikko asazeewo kuwanjagira banayuganda mukwasizaako asobole okutwala muwala we e Buyindi ajaianjabwe